Surprise Me!

Abakugu bali ko bye batangaazizza ku nsigo enjiiye

2018-01-13 4 1 1,145 YouTube

Bana sayansi ab'ebyobulimi bongedde okutangaaza ku nsigo enjiiye nga bagamba nti zigendereddwamu kumalawo bbula lya mmere ssaako n’okufuna ensigo ezigumira embeera y’obudde eyenjawulo Bano ensigo enjiiye bazigerageranyizza n’eddagala erikozesebwa okugema endwadde zi kattira gamba nga akafuba Jingo Francis ayogeddeko ne Dr. Ambrose Agona akulira ekitongole ekinoonyereza ku byobulimi ki National Agricultural Research Organization NARO For more news visit http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter http://www.twitter.com/ntvuganda Like our Facebook page http://www.facebook.com/NTVUganda

Listen Onlie Music